00:00:01
Kuba akafaananyi ng’ensi yonna tekyalimu ntalo,00:00:05
00:00:06
wadde okubonaabona,00:00:08
00:00:09
nga buli omu afuna emmere emumala,00:00:12
00:00:14
nga n’endwadde tezikyaliwo.00:00:17
00:00:20
Tuli bakakafu nti ebintu bino byonna
bijja kutuukirira,00:00:24
00:00:24
kubanga waliwo Yesu kye yatukolera,00:00:27
00:00:29
era nga kye kyamuleeta wano ku nsi.00:00:32
00:00:35
Yatwagala nnyo n’atuuka n’okutufiiririra.00:00:39
00:00:40
Bwe yali anaatera okuttibwa, 00:00:42
00:00:43
Yesu yatulagira okujjukiranga okufa kwe.00:00:46
00:00:48
Yagamba nti:00:00:49
00:00:49
“Mukolenga bwe mutyo okunzijukiranga.”00:00:53
00:00:55
N’omwaka guno,00:00:57
00:00:57
abantu okwetooloola ensi yonna
bajja kujjukira okufa kwe.00:01:01
00:01:02
Abajulirwa ba Yakuwa
bakwaniriza ggwe n’ab’omu maka go00:01:05
00:01:05
okubaawo ku mukolo ogw’okujjukira okufa kwa Yesu.00:01:09
00:01:10
Ku mukolo ogwo,00:01:12
00:01:12
bajja kunnyonnyola ensonga
lwaki Yesu yatufiiririra00:01:15
00:01:15
n’engeri gye tuyinza okuganyulwa mu kufa kwe.00:01:18
00:01:19
Okusobola okumanya ekifo ekikuli okumpi,00:01:22
00:01:22
funa akapapula akakwaniriza
okuva ku omu ku Bajulirwa ba Yakuwa00:01:26
00:01:27
oba jjuzaamu akakonge ku mukutu gwa jw.org00:01:31
00:01:31
akakwata ku bifo ebikuŋŋaanirwamu.00:01:42
Okujjukira Okufa kwa Yesu
-
Okujjukira Okufa kwa Yesu
Kuba akafaananyi ng’ensi yonna tekyalimu ntalo,
wadde okubonaabona,
nga buli omu afuna emmere emumala,
nga n’endwadde tezikyaliwo.
Tuli bakakafu nti ebintu bino byonna
bijja kutuukirira,
kubanga waliwo Yesu kye yatukolera,
era nga kye kyamuleeta wano ku nsi.
Yatwagala nnyo n’atuuka n’okutufiiririra.
Bwe yali anaatera okuttibwa,
Yesu yatulagira okujjukiranga okufa kwe.
Yagamba nti:
“Mukolenga bwe mutyo okunzijukiranga.”
N’omwaka guno,
abantu okwetooloola ensi yonna
bajja kujjukira okufa kwe.
Abajulirwa ba Yakuwa
bakwaniriza ggwe n’ab’omu maka go
okubaawo ku mukolo ogw’okujjukira okufa kwa Yesu.
Ku mukolo ogwo,
bajja kunnyonnyola ensonga
lwaki Yesu yatufiiririra
n’engeri gye tuyinza okuganyulwa mu kufa kwe.
Okusobola okumanya ekifo ekikuli okumpi,
funa akapapula akakwaniriza
okuva ku omu ku Bajulirwa ba Yakuwa
oba jjuzaamu akakonge ku mukutu gwa jw.org
akakwata ku bifo ebikuŋŋaanirwamu.
-